EBIBUGA MPEEREDDWA

Contributor

A Tale of Two Cities

Volume 13, Issue 04
October 23, 2025

Left side

Kyekino ekibuga New Haven? Ndabilawa? Nandi babuuzizzaako nti mugyebale, naye bali wa ab’okubuuza? Enguudo nkalu ku mabbali. Tekuli bulamu, nga obw’e Kampala. Obw’okugula ky’olya ku muliro gw’esigiri kwenyini. Obw’okuyulikako olugoye oba okukutukako engatto, n’osala oluguudo, n’otuuka ku mutunzi. Ekibuga wano kipange, naye empanga yajjawo obulamu bw’ekkubo. Obulamu ob’wokumanya ab’okukyaalo, kubanga mwesanga ku masigiri, ku byalaani, ne ku maduuka. Baliwa abantu? Baliwa abakola, baliwa abafumba, baliwa abatunga? Abatembeeyi, n’ab’amaduuka abayita abayise? Ate abo bonna, baliwa ababagulako? Buliwa obulamu?

Right Side


Not so fast on the comparison, Munnamasaka. Imagine people out in the open in the Januarys you have been through here.

Oh, you know your urban history, and you know that streets were once upon a time community spaces in America, despite the winters?

Very well. But still, don’t downplay New Haven. Are street festivals not a version of the Kampala neighbourhood life? They are too organized and far between, you say, and without the potential for spontaneity in daily repetition?

What about the food trucks? I know you keep going back to those. Is it still the same? But of course it’s not.

And well, these are the two cities by’oweereddwa, ate entasiima…

Fold Viewer

Volume 13, Issue 04
October 23, 2025